Okutegeka enimiro y’ekintabuli

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=1903hAWlLCw

Ebbanga: 

00:03:30

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2020

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Agroforestry Systems
»«

Olwokuba nkola mu bulimi evaamu amagoba, omutindo n’obungi obwebiva mu nima y’ekintabuli okusinga biva ku tekinologiya okozesebwa mu kulima. 

Okutandikawo enimiro omuli emiti n’ebirime okufunamu sente esiwera mu biseera ebyamangu saako nebyoluvanyuma, kuba pulani ku ngeri gyotekwao wamu nokulabirira ku ngeri emiti gyeginakwataganamu n’ebyolima. Tegera ekigendererwa, lowooza ku kufuna abanywanyi mu byokulima. 

 Enzimba y’enkola eno

Kozesa PAMASAL nga ozimba enkola eno ekitegeeza ekigendererwza (Purpose), amagezi (advice), kwopimira obuwanguzi (measure of success), obutonde mu nimiro (agro-ecology), wotandikira (starting points), okwemanyiza endabirira (adaptive management) wamu n’enkula y’ekibanja (layout).  Ddira byolabirako obuwanguzi mu nima y’ekintabuli era ogenderere embeera y’obutonde mu nimiro  eri obulamu bw’ebisolo, obugimu mu ttaka wamu nokutangira okulukuta kw’amazzi. 
Mu ngeri y’emu, wemanyize enkola ezibadewo era weyigirize endabirira okugeza okukuuma emiti era wewale okwononebwa ebiwuka n’ebisolo. Ekisemabyo enfana yetaaga nga ekiriza okulimisa ebyuma wamu n’okubawo obukuumi. 
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:17Kuba pulani ku ngeri y'okusaawo n'okulabirira wakati w'emiti n'ebirimibwa.
00:1800:37Kozesa enkola ya PAMASAL nga otekateka
00:3801:14Manya ekigendererwa era olowooze ku kukola emikago n'abantu abalala.
01:1502:01Pima byolabirako obuwanguzi bwa pulani yo mu nima y'ekintabuli
02:0202:27Wegendereze embeera z'enimiro eri ebisolo, obugimu bw'ettaka wamu nokukugulira okulukuta kw'ettaka.
02:2802:51Weamyize enkola ezibadewo era olabirire nga bwekibadde.
02:5203:11Enkula yetaaga nga ekiriza okulimisa ebyuma era n'obukuumi.
03:1203:30Mubufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *