Okutandika, omutindo gw’ebintu ebiva mu mbuzi gusinzirira ddala ku ndabirira nga ozirunda.
Bwoba owakisa, londa embuzi enkazi enene bwoba otabula ebika. Nga olowooza ku banga lyezimala nga ziri lubuto ery’enaku 144 ku 145, yonja enyindo z’obwana n’omumwa nga bwakazalibwa okubuyamabko okusa obulungi era ekisawo omugira omwana okisuule wala.
Endabirira y’obwana
Okwongerako, obwana buyambe buyonke amata agasooka okumala eddakika 5 mu naku ebbiri era oziriise ebintu 10 % eby’obuzito bwazo mu lunaku. mEmbuzi ezadde giriise emere erimu ebiwuzi era olekere okugiwa emere eya butto bweba tenazaala.
Okukama embuzi
Kamula amata agasuse okuva mu mbuzi nga okozesa emikono era olekemu agasanide okuyonkebwa akabuzi akato kubanga ekola amata mangi ga naku kumi.
Si byebyo byoka waggulu, naye era obwana bukumire ku maama wabwo okumala enaku 10 era oluvanyuma obwawule nga buyonka emirundi ebiri mu lunaku. Kino kiyamba obubzi okutandika okulya omuddo.
Oluvanyuma, bugye ku mabeere ku mwezi gumu nekitundu era oyongere okukama paka lweddamu okuzaala okuusobola okwewala ebbanyi. Obubuzi bufa nnyo singa bulisibwa bubi nedabirira nolwekyo kozesa gulopu z’amasanyalaze okusaamu ebbugumu mu kiyumba ky’obwana.