» Okuzimba akayumba k‘ensowera enzirugavu (BSF) awaka ekitundu 1«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=uPnEPpyhovg

Ebbanga: 

00:03:40

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2020

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Black Soldier Fly Farm Nepal
»Mu katambi kano tugezezako okunyonyola engeri enyangu eyokusimbamu akayumba k‘ensowera enzirugavu awaka. Enzimba eno eyamba ensowera okwalula n‘okubiika amagi gona gezisobola nga ziri mu musana. Kyetagisa sente ntono ate era.«

Okulunda ensowera enzirugavu mulimu ogiufunira ddala sente eri abalimi kubanga kyetagisa entandikwa ntono n‘awalundibwa watono.

Akayumba k‘ensowera enzirugavu webakumira ensowera enkulu okumale enaku 4 ku 7 weziwakira era nezibiika amagi. Nga ogwo omutendera gw‘obutondemu kuzaala guwedde enkazi zibiika amagi okumbi n‘emmere weva. Emmera eyinza okuba ebibala ebyengevu, obusa bw‘ente oba ekintu kyona ekivunda nga kiwunya nnyo. Wabula akayumba kalina okwawulibwamu ebitundu bisatu okuli wesiwumulira, wezirira ne wezibiika okwanguyisa endabirira.

Okuzimba akayumba

Tandika olugendo nga ozimba era nga owanika akatimba akobuwanvu bwa 1m n‘obugazi bwa 1m nobuwanvu bwa 1.5m waggulu okuwa ensowera ekifo ekigazi okwetalira.

Olw0 okakase nti obutimba butunudde wansi okufuna akasana akawera emisana, bwomala oteeke olubawo lwa pulaayi ku ntobo y‘akatimba ku buwanvu bwa bigere 2 okulaba nga omusana gukubira ddala ku lubawo.

Bwomala ekyo wansi obikewo, ojjuzemu ne ttaka era oteeke ekimera kungulu okuleletera ensowera okulowooza nti ziri wantu wabulijjo.

Bulijjo kakasa nti okuzimba akafo wezibikira nga ka 25cm ku25 era nga buli kumukumu kuba ensowera tezibiika kumpi nawabeera ebivamu emmere naye mu busengesenge n‘enjatika.

Mukusembayo awabikirwa wateeke waggulu nawali emmere munda mu katimba okusikiriza ensowera okubiika amagi mu buntu bunno.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:32Engeri y‘okutegeka akayumba k‘ensowera enzirugavu enkulu munda.
00:3300:53Akayumba kalina okwawulibwamu wesiwumulira, wezirira ne wezibiika
00:5401:12Akayumba k‘ensowera enzirugavu kakuuma ensowera enkulu okumala enaku 4 ku 7 nga nweziwakira n‘okubiika amagi.
01:1301:33Zimba era nga owanika akatimba akobuwanvu bwa 1m n‘obugazi bwa 1m nobuwanvu bwa 1.5m waggulu.
01:3401:45Okakase nti obutimba butunudde wansi.
01:4601:59Oteeke olubawo lwa pulaayi ku ntobo y‘akatimba ku buwanvu bwa bigere 2
02:0002:34Wansi obikewo, ojjuzemu ne ttaka era oteeke ekimera kungulu
02:3502:50Bwezimala okuwakisa, enkazi zibiika amagi okumpi nawava emmere.
02:5103:15Zimba akafo wezibikira nga ka 25cm ku25 era nga buli kumukumu.
03:1603:30Awabikirwa wateeke waggulu nawali emmere munda mu katimba
03:3103:40Okusiima

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *