»Okwongera omutindo gw‘omuccere«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=sV3XQNjBNxM&t=154s

Ebbanga: 

00:13:28

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2012

Ensibuko / Omuwandiisi: 

africaricecenter
»„...obuwangwa bw‘omutindo bukulu nyo eri ffe okusindiikiriza okuzaayo okusuula okuva wabweeru,bwetutakikola; oba kiva mu Africa, oba kiva mufuumbiro lya mmange,abantu tebageenda kukigula, n‘olweekyo tuyina okufuuka abavuganya, tuyina okutondawo ekintu ekitw‘awula kubalala era nga n‘omutindo kyekintu ekisingira ddala mu bintu ebitw‘awula kubalala era nga kituli kumpi tusobola okukikola.“«

Omuccere kimera kya nkizo munsi yona,okulimibwa kwaagwo kw‘eyongera olw‘obweetaavu mukw‘ongera omutindo gw‘omuccere okuyita mukugoberera emitendera egituukiride kikeendeeza okufiirizibwa era neky‘ongera eby‘enfuna.

Waliyo engeri nyingi ezikendeeza ku mutindo gw‘omuccere okugamba okutabika ebika eby‘enjawulo, obudde bw‘okukungula obukyaamu, ebikyaafu , okukaza okubi wamu n‘entereka okugatta kw‘ekyo okukungula okulungi kuyina okukolebwa ssabiiti 5 oluvanyuma lw‘okumulisa era wamu n‘okukyuusa okukala kw‘ensigo okw‘ekigeroand . Kuluuyi olulala ensigo ezikaziddwa enyo z‘eyasa era nezaatika mukiseera ky‘okukuba n‘olweekyo tozikaza nyo kisukiride.

Ebigobererwa

Mukusiga w‘ewale okusiga ebika eby‘enjawulo ebitabikidwa. Mukusiga wewale okusiga ebika eby‘enjawulo osobole okufuna amakungula nga g‘akika kimu mukutangira okumenyeka kw‘ensigo mukukuba.

Mukugatako kungula, tereka era oyawule ebika by‘omuccere eby‘enjawulo okusobola okukuuma omutiindo obulungi nga okungula mukiseera ekituufu okw‘aguya okukuba, fuga okufiirizibwa osobole kufuna enyo amagoba nga ogata mukwawula okwo wansi awayoonjo, wewa, londa empeke era kaliza wansi awayoonjo okujamu ensigo z‘emiddo egiteetagisibwa wamu n‘obukyaafu.

Wabula wewale okukaliza waasi awatali kintu kyona, kumabali gekubo kubanga obukyaafu buyinza okuyingiramu era kuumira ensigo munsawo eziwanikidwa ku mbaawo okuziyiza okuja kw‘empuumbu.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0001:31Okulima kw‘omuccere kweyongera na bw‘etaavu. Africa eyingiza omuccere mu buunji.
01:3202:15Ebika ebitabiketabike, okukungula okubi, obukyaafu, okw‘anika okubi era n‘entereka bik‘endeeza kumutiido.
02:1602:22Engeri z‘okwoongera omutindo gw‘omuccere.
02:2304:11Wewale okusiga ebika by‘omuccere ebitabiketabike.
04:1204:46Kungula, tereka era yawula ebika by‘omuccere eby‘enjawulo.
04:4706:25Okukungula kuyina okukolebwa mukiseera ekituufu (ssabiiti 5 oluvanyuma lw‘okumulisa).
06:2608:09Yawulira wansi awayoonjo, wewa,londa ensigoera kaliza wansi awayoonjo.
08:1008:46Wewale okukaliza wansi awatali kintu kyona wamu ne kumabali gekubo.
08:4709:01Effect of water content on grains during milling.
09:0210:20Esigo ezikaziddwa enyo z‘eyasa era nezimenyeka, kyuusakyuusa ensigo buli kadde era kebera okukala.
10:2111:19kuumira ensigo mu nsawo, tereka ku mbaawo era leka amabaanga mumassekati ng‘ensawo.
11:2013:28Mubufuunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *