»Okulwanyisa ensiko mu Namibia. Ensiko okugifuula emmere y‘ebisolo«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=wfCaatiMDV0

Ebbanga: 

00:07:40

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2018

Ensibuko / Omuwandiisi: 

De-bushing Advisory Service Namibia
»Enkola eno eyemmere okuva mu busiko obwokumpi kikyusiza abalunzi mu Namibia. Faamu zitandiike okuyiita mu kyeeya nga tezikosebwa nnyo, amalundiro agavaamu amagoba ngdizibwawo nga basalira emiti era obuwumbi butasibwa oluvanyuma lwokukendeeza ku mere egulwa wabweru we ggwanga.Akatambi kano kakwanjulira emitendera gyokukolamu emmere y‘ebisolo mu Namibia nga osaawa obusiko, nokuba mu kyuma, notabula nebirungo ebirala era notereka. Kasinzira ku kugeseza okwomwaka ogumu okwakulemberwa aba GIZ Bush Control ne Biomass Utilisation Project okuva April 2016 okutuuka mu July 2017«

Mu biseera by‘ekyeeya, emmere y‘ebisolo etuuka nga kye kintu ekisiinga obukulu ekikosa aabalunzi okliisa ensolo zabwe era kino kikendeeza omutindo gwebyo ebiva mu birundibwa ekikendeeza amakungula.

Emmere y‘ebisolo ekolebwa mu busiko obwokumpi mukisa munene nnyo okuliisa abalunzi nga bakolamu emmere y‘ebisolo era omuddo oguva mu nimiro zabwe mu budde obwo era. Emmere y‘ebisolo evvudde mu nsiko ekola naddala ku musana nga emmere eyokwetaasa era eyongerwako.

Enkola y‘omuddo

Okusooka, osaawa omuddo nga gukyali gwa kiragala nga gulina n‘ebimuli, ebikoola n‘ensigo bweibako nga okozesa ejjambiya. Obutabi obutini bwebusinga okukola emmere enungi. Nga omaze okutema obuwakatirwa n;amatabi bikubibwa mu kyuma nebikola obuwuziwuzi obutabulwa mu mere entabule era nebirisibwa ebisolo awo wenyini.

Mu ngeri yeemu, bwoba obiterese, obuwuziwuzi bukaze nga tonabutabula oba kukola mwere ey‘empeke. Emmere ekolebwa mu muddo kyakuddamu eri ekyeeya era nga ekyamaguzi.

Nekisembayo, emmere eva mu muddo ekendeeza ku kwesigama mu mmere endeete okuva ebweru w‘eggwanga era okumaliriza eggata kinene ku kuzaawo ebisaalu/amalundiro.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0001:01Emmere y‘ebisolo ekolebwa mu busiko obwokumpi mukisa munene nnyo okuliisa ebisolo
01:0202:05Abalunzi bafuna omuudo era nebalwanyis aensigko okuva mu malundiro gabwe.
02:0602:22Emmere y‘ebisolo evvudde mu nsiko ku kyeeya era nga eyokukutiiriza
02:2303:30Omuddo ogutema gukyali gwa kiragala nga okozesa ejjambiya.
03:3104:01Obutabi obutono ennyo be]webukola emmere enungi.
04:0204:09Nga omaze okutema obuwakatirwa n‘amatabi bikubibwa mu kyuma nebikola obuwuziwuzi.
04:1004:15Obuwuziwuzi olwo butabulwa mu mere endala ekutiriza era nebirisibwa ebisolo amangu ago.
04:1604:22Bwoba obiterese, obuwuziwuzi bukaze nga tonabutabula oba kukola mwere ey‘empeke.
04:2305:26Emmere ekolebwa mu muddo kyakuddamu eri ekyeeya era nga ekyamaguzi.
05:2705:41Emmere eva mu muddo ekendeeza ku kwesigama mu mmere endeete okuva ebweru w‘eggwanga
05:4207:30Nga wayise ebbanga eggata kinene ku kuzaawo ebisaalu/amalundiro.
07:3107:40Mubufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *