Mu biseera by‘ekyeeya, emmere y‘ebisolo etuuka nga kye kintu ekisiinga obukulu ekikosa aabalunzi okliisa ensolo zabwe era kino kikendeeza omutindo gwebyo ebiva mu birundibwa ekikendeeza amakungula.
Emmere y‘ebisolo ekolebwa mu busiko obwokumpi mukisa munene nnyo okuliisa abalunzi nga bakolamu emmere y‘ebisolo era omuddo oguva mu nimiro zabwe mu budde obwo era. Emmere y‘ebisolo evvudde mu nsiko ekola naddala ku musana nga emmere eyokwetaasa era eyongerwako.
Enkola y‘omuddo
Okusooka, osaawa omuddo nga gukyali gwa kiragala nga gulina n‘ebimuli, ebikoola n‘ensigo bweibako nga okozesa ejjambiya. Obutabi obutini bwebusinga okukola emmere enungi. Nga omaze okutema obuwakatirwa n;amatabi bikubibwa mu kyuma nebikola obuwuziwuzi obutabulwa mu mere entabule era nebirisibwa ebisolo awo wenyini.
Mu ngeri yeemu, bwoba obiterese, obuwuziwuzi bukaze nga tonabutabula oba kukola mwere ey‘empeke. Emmere ekolebwa mu muddo kyakuddamu eri ekyeeya era nga ekyamaguzi.
Nekisembayo, emmere eva mu muddo ekendeeza ku kwesigama mu mmere endeete okuva ebweru w‘eggwanga era okumaliriza eggata kinene ku kuzaawo ebisaalu/amalundiro.