Ebijanjaalo ekika kya soya

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=lmKS22RUoUw&t=113s

Ebbanga: 

00:03:53

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2010

Ensibuko / Omuwandiisi: 

IICD.org
Akatambi kano kalaga enkola zonna ez'okulimamu ebijanjaalo ekika kya soya nga by'esigamiziddwa kumitendera emituufu okuva ku kutegega enimiro- okusimba- okukungula. Kyetaaga balimisa abakugu, ebibiina bya faamu oba abayizi beby'obulimi«
Ebijanjaalo bya soya kirime kyamugaso eri abalimi, abasubuzi wamu n’obabirya kubanga kivaamu sente, emere eri abantu ababirya ate era n’okugatta ekirungo kya nitrogen mu ttaka.
Okulima ekirime nga kino kyetagisa bukodyo butona ete obwangu olw’okwongera kubungi bwemere naye ate nga tonaba kwetabna mubino byonna oyina okutandika omulimu guno nga ofuna ensigo ennungi era ekakasiddwa okuva mubifo eby’esigika.

Ennima ya soya

Sooka olongoose ekifo aw’okulimira era oyokye ebisubi ebingi, ku ttaka eritakabaddwa fuuyira enimiro okutta omuddo ogumeruka era okabale ettaka okusobola okufuna ekika kyettaka erikubirizibwa oluvanyuma osimbe kumabanga ga 5-10cm mumakati genyiriri wamu ne 60cm mumakati ge nyiriri era oluvanyuma lwenkuba simba  mubinya by 1-2cm mubuwanvu era osimba ensigo 1-2 era obikeko nettaka tonotono.
Kakasa nti buli kiseera otangira omuddo naddala wakati wennaku 5 ne nnaku 35 oluvanyuma lw’okusimba okuziyiza okulwanira kwebiriisa era nekisembayo kungula nga ebikoola byekirime bifuuse byakyenvu, bikungganyize mukifo kimu okwanguya ku kukungganya kwebijanjaalo nga bigwa okuva mubisusunku.
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:35Ennima y'ebijanjaalo ekika kya soya
00:3600:54Longoosa ekifo aw'okulimira era oyokye ebisubi ebingi.
00:5501:12 fuuyira enimiro okutta omuddo ogumeruka era okabale ettaka nga bweryetaagisa.
01:1301:34Simba kumabanga ga 5-10cm mumakati genyiriri wamu ne 60cm mumakati ge nyiriri.
01:3502:04Gula ensigo za soya ennongoseemu okuva mu bifo eby'esigika era osimba ensigo 1-2 mukinnya ekiyina obuwanvu bwa 1-2cm oluvanyuma lwekire kyenkuba eky'amaanyi.
02:0502:44Tangira omuddo naddala wakati w'olunnaku 5 nennaku 35 oluvanyuma lw'okusiga.
02:4503:16Kungula nga ebikoola bifuuse kyenvu era obikungganyize mukifo kimu era obikube.
03:1703:53okusiima

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *