»Ebikolebwa mu Kakuzi: Engeri y‘okusimbamu endokwa ya Avocado«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=OR91vBZMrHw&t=68s

Ebbanga: 

00:04:17

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2020

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Kakuzi Plc
»Engeri y‘okusimbamu endokwa ya #Hass​ avocado mu mitendera emyangu. #Kakuzi​ Plc‘s Mr, Laban Mwaura akulaga engeri y‘okusimbamu endokwa ya #avocado​ ku faamu ya Mr Lucas Mwaura‘s.«

Avocado mmere erimu ebiriisa eri abalimi n‘abaguzi. Okusimba ekimera kya avocado kyangu era kyetaaga emitendera emyangu n‘amagezi.

Emitendera gy‘okusimba

Funa ekifo ky‘okulimiramu ekirina okirina okunnyikira kw‘amazzi mu ttaka okulungi n‘ettaka eriddugavu oba ettaka ly‘olusenyu nga lutono okusinga ku ttaka liddugavu n‘eryebbumba eritakuuma bulungi mazzi ekireetera emirandira okuvunda.

Eky‘okubiri sima ebinnya bya fuuti bbiri mu kukka ne fuuti bbiri mu bugazi okusobozesa ebirime okukula obulungi.

Tegeka eby‘okukozesa mu kusimba nga ekigimusa ekivunze, ebigimusa nga multi force ekitumbula enkula y‘emirandira.

Tabula ebigimusa n‘ettaka era oteekemu ku by‘otabudde mu kinnya.

Simba endokwa era oteeke ettaka okutuuka ebimera we byagattibwa oba okutuuka ettaka ly‘endokwa we lyakooma.

Wagira endokwa n‘amazi amangu ddala okwewala ebimera obutakula bulungi n‘okufa.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:30Emitendera gy‘okusimba avocado
00:3101:11Funa ekifo ky‘okulimiramu ekirina okirina okunnyikira kw‘amazzi mu ttaka okulungi n‘ettaka eriddugavu oba ettaka ly‘olusenyu nga lutono.
01:1202:09Sima ebinnya bya fuuti bbiri mu kukka ne mu bugazi era otegeke eby‘okukozesa.
02:1002:34Tabula ebigimusa n‘ettaka era oteekemu ku by‘otabudde mu kinnya.
02:3503:18Simba endokwa era oteeke ettaka okutuuka ebimera we byagattibwa.
03:1903:55Wagira endokwa n‘amazi amangu ddala.
03:5604:17Ekifunze.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *