Kabeera kaseera ka kwegendereza ensolo nga zifuna enkyukakyuka mu neyisa y‘omubiri, entambula y‘omusaayi wamu n‘obwetaavu bwebiriisa mu mubiri nga zikamibwa.
ekisera kino nga ente eyita munkyukakyuka ezenjawulo nga ekamwa.
Ekiseera kino ekyenkyukakyuka mu nte eza mata kitwala ebanga wakati wa wiiki satu nga tenazala paka ku wiiki satu nga ezade nolwekyo okyusa endabirira kiyyamba okwogenza ku mata agavaamu ekikakasa amakungula agawera agavaamu ensimbi nekubungi bwe mere.
Ebikolebwa ebituufu
Zitekerengawo amabanga agamala wezilila, wezebaka okukendeeza ekkabyo. Era zitekerenga mukifo wezimanyide saako okwewala okyusakyusa ebiyumba wezisula.
Okugatako, yawula eyumba ze nyana era ozikume nga nyonjo okwewala endwade. Wabula ekiyumba kirina okubeera nga tekiserera era nga wansi nga wakumibwa wakalu.
Okwongerako, yambako mu kuzaliisa bwekiba kyetagisa era bweba emaze okuzaala kebera oba ente erya bulungi, enywa wamu nokuza obwenkulumu.
Kakasa nti ensolo ojirunda wamu nezeyamanyira okwewala omujuzo, embeera eyokulwanagana ate era nga 0ziwa emeere erimu ebiriisa ebizito nga yakatandika okukamibwa okujiyamba okusigala nga namu bulungi wamu nokukendeeza ku mpulira embi.
Nga ojilisa, tabikamu ebirisa mu meere yebisolo okujiyamba okubera enamu obulungi wamu no jikebela ko buli kasera.
Era goberera endabiriara y.omubutiti wamu n‘emukyeeysa, ziwe emere erimu ebiriisa byona ate wewale okwongeza ebirungo okugwa obugwi. Nekisembayo, tolumya ekisolo.