»Engeri y‘okulabiriramu embalaasi«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=zI8JSTGtRQc&t=175s

Ebbanga: 

00:16:29

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2020

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Equine Helper
»Mukatambi kano, Nkusomesa engeri jofaayo eri embalaasi! Okufuna embalaasi kisanyusa, naye ekintu ekimu ekikakasibwa, there is A TON to know about properly taking care of a horse. Nga omuntu abade okumpi n‘embalaasi obulamu bwange bwona, mukweebaza nsobode okuyigamu bingi mulugendo«

Embalaasi mubutoonde zibeera mu nsiko newankubadde nga abaluluunzi b‘embalaasi waliwo emitendera egisookelwaako egirina okugobererwa kulw‘ebisolo okukula nga namu bulungi.

Abaluunzi balina okufuba okulaba nti embalaasi zifuna emere ey‘omutindo ssebusa gy‘asobola okukuba kubaanga embalaasi zikuba emere mugeri yanjawulo kunte , waliwo ebikozesebwa eby‘enkizo ebitandikirwaako omulunzi w‘embalaasi byebalina okubera nabyo nga tebanaba kugula bisolo era mubino mulimu emiguwa, omuguwa gwebakwaata nga ogitambuza, bulaasi, obukozesebwa mukujjako ettaka n‘omuzira, eddagala, ebifuuyira wamu n‘ebyookwebikka.

Eby‘endabirira

Tandika nakuziwa muddo, emere y‘azo e‘rimu ekirungo kya sukaali era kakasa nti ogy‘ongerezaako emere y‘empeke ey‘omutindo oluvanyuma lw‘okubuuza omusawo w‘ebisolo.

Mukweeyongerayo, embalaasi zinyweese ekimala okutaangira ebisolo kugw‘ebwaamu amazzi.

Kiriza embaraasi zibeere wabweeru ku tale ewali ebiyuumba zisobole okufuluma zirye omuddo.

Mungeri y,emu , embalaasi zisobola okukuumirwa mu biyuumba, ky‘amugaso nyo buli kaseera okw‘ebuuza ku musawo w‘ebisolo kuwwa aw‘okukuumira embalaasi kubaanga ebika by‘azo e‘bimu biyina kukumirwa munda munju ate ebirara nedda.

Okw‘ongerako, embalaasi ezikuumirwa munju ziyina okufulumizibwaako wabweeru omulundi gumu buli lunaku okusobozesa ekisolo okukola duyiro.

Kakasa nti olongoosa enyuumba y‘embalaasi buli lunaku okw‘ewala okubalukawo kw‘enddwade n‘okukebera, longoosa, komola ebigere by‘embalaasi buli ssabiiti 4 ku 8 okusinziira ku mbeera y‘obudde okuzikuuma nga namu bulungi.

Buli kiseera embalaasi zambaze engato okugeza mubiseera nga zidduka era n‘obweegendereze ku

‚umira amaaso ku mbalaasi buli lunaku oyanguyirwe okumannya ebizibuwaza obulamu bw‘ensolo kulw‘okukozesa eddagala mubudde.

Ekisembayo, kakasa nti owa ensolo eddagala ly‘ebiwuka kiziyambe okubeera mumbeera y‘obulamu obulungi.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0002:52Ziwe omuddo, emere y‘azo e‘rimu ekirungo kya sukaali.
02:5304:15Y‘ongerezaako emere y‘empeke ey‘omutindo oluvanyuma lw‘okubuuza omusawo w‘ebisolo.
04:1605:11Ziwe amazzi agamala era n‘ebugumu mukiseera ky‘obunyogovu.
05:1206:22Kiriza embaraasi zibeere wabweeru ku tale ewali ebisiikirize oba zikuumire mu nyumba y‘azo.
06:2307:23okw‘ebuuza ku musawo w‘ebisolo kuwwa aw‘okukuumira embalaasi, embalaasi ezikuumirwa munju ziyina okufulumizibwaako wabweeru omulundi gumu buli lunaku.
07:2408:36Kakasa nti olongoosa enyuumba y‘embalaasi ekitono ennyo omuluudi gumu buli lunaku era kozesa ensolo duyiro buli kiseera.
08:3710:44Kebera, longoosa, komola ebigere by‘embalaasi buli ssabiiti 4 ku 8 okusinziira ku mbeera y‘obudde.
10:4511:18Mubiseera ebimu embalaasi ziwe engatto okugeza mukiseera ky‘okudduka.
11:1914:30Ebikozesebwa eby‘enkizo eby‘embalaasi: emiguwa, omuguwa gwebakwaata nga ogitambuza, bulaasi, obukozesebwa mukujjako ettaka n‘omuzira, eddagala, ebifuuyira wamu n‘ebyookwebikka.
14:3115:30N‘obweegendereza w‘etegereze ensolo buli lunaku era oziwe eddagala eritangira enjoka buli kiseera.
15:3116:29W‘ebuuze ku baluunzi be mbalaasi abamanyirivu ku kuby‘okulunda embalaasi.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *