»Enkuba ya kasooli ennungi, omulonda n‘omwanika«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.accessagriculture.org/node/20912

Ebbanga: 

00:14:54

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2018

Ensibuko / Omuwandiisi: 

AFAAS
»Kazza kasooli nga tonamukongola . wewa kutundubali era omulonde. Kazza. Kazza kasooli wo kutundubaali era mukasana akememula era mukyusekyuse. Nga tonatereka kasooli, ppima omuwendo gwa mazzi mukasooli nga okebera eddobozi. Leka kasooli agwemu ebugumu nga tonamutereka«

Ngomazze okungula kasooli, olina omukongola, okumulonda n‘okumukazza obulungi.

Kas00li bwaba taterekedwa mungeri esanidde, ayononeka mangu. Kasooli aterekeddwa waba mubisi amela era akukula mangu kino kiretera amakungula okulumbwa amangu obuwuka.

Okongola, okulonda no‘kukazza

Bwomala okujako ebikuta, yalirira kasooli ku tundubaali oba longoosa ekifo wasobola okalira akabanga. Tomulakawo kumala kiseera kiwanvu kubanga yandimenyeka ku mitendera mu maaso.

Weyongere okukongola empeke okuva kubikongoliro, bwoba okozesa mikono kyanditwala akaseera kumutendera guno naye empeke ntono ezijja okumenyeka. Osobola okwalirira kasooli kutundubaali okumulongoosa nga ojjamu obukyafu ne‘mpeke ezimenyese. Buli kiseera kakasa nti etundubaali liyonjo. Muleke mukasana era gobawo ebisolo.

Omutendera gw‘okukazza gutwala essawa nnya era kirina kolebwa nga akasana kaaka bulungi wakati wa ssawa 5 ez‘okumakya ne 9 ez‘akawungezi.

Kyamugaso okukyusa kyusa kasooli okusobola okukala kyenkanyi. Okukebera watuuse funa yo empeke era ozinyenye. Kasooli bwaba akazze muleke agwemu ekibugumu era oluvannyuma tandika okumutereka.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0001:28Okukuba kasooli, okumuwewa, okumulonda, okumwanika n‘okumutereka obulungi kikulu nnyo eri omutindo gwakasooli
01:2901:50Mukatambi essira litereddwa ku kumukuba oba omukongola, okumuwewa, okumulonda n‘okumwanika.
01:5102:22Sooka oyanike kasooli okumutaasa okuvundira mu sitoowa.
02:2302:36Kasooli tayina kwanikibwa kiseera kiwanvu okumutaasa okumementuka ng‘akongolebwa.
02:3702:56Okwawula empeke za kasooli okuva kukikongoliro kiyitibwa kukuba kasooli.
02:5703:23Okukongola kasooli nemasiini kyanguwa okusinga okukozesa emikono naye emikono gikendeza okumenyeka kwa kasooli.
03:2404:52Okukongola ne ngalo okozesa ekigalo ekisajja oba nokonaganya kasooli ku munne oba okozesa akuuma.
04:5305:39Nga omaze okongola, weewa kasooli era omulonde.
05:4006:23Okuweewa kasooli okozesa ebaafu biri nga bwokyusa okuva emu okuzza mundala emirundi ejjiwerako.
06:2406:42Londa ebikyafu byonna mukasooli wamu n‘empeke ezonoonese.
06:4307:38Olw‘okuba nti obunnyogovu yemulabe wakasooli, kyova olaba osaana oyanike kasooli ng‘omukongola.
07:3908:10Osobola okwanika kasooli n‘omusana.
08:1108:40Olina okubeera nekifo kyokalizamu oba ekitundubaali ate era kyamugaso okulongosa ekikazibwamu, era linda nga akasana kokya bulun gi noluvanyuma yanika kasooli.
08:4109:06Bwoba toyina kifo kyesigika, kozesa olubalaza oba ogule etundubaali.
09:0709:38Ngoyanika gezaako okwanjala kasooli n‘okumukyusakyusa asobole okukala obulungi.
09:3910:02Okwanika kwandibadde wakati wa ssaawa 5 ez‘okumakya paka 9 ez‘olwegulo.
10:0311:06Kakasa nti kasooli ng‘omwanjadde tagulumira kusinga kitungu kya lugalo buwanvu.
11:0711:22Obunnyogovu obukirizibwa ku kasooli aterekwddwa bulina kuba ebitundu kuminabibiri ku buli kikumi.
11:2311:55Obungi bwa mazzi busobola okukeberwa nga olumye empeke oba nga ozinyenyezza nowuliriza eddoboozi ekalu oba eddoboozi lyokumenyeka.
11:5612:33Nga tonatereka kasooli sooka omuleke aggwemu ebugumu okumala akabanga.
12:3412:45Ensolo zikumire wala ne kasooli.
12:5514:54Okuwumbawumba.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *