»Okukola entede enyige«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.accessagriculture.org/making-pressed-dates

Ebbanga: 

00:12:23

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2016

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Nawaya
»Entende ziyina amakungula manpi, era nga ziteekedwa kuliibwa oba kusunsulwa amangu ddala nga zakakungulwa. Ekitali ekyo zija kwononeka era toja kusobola kuzitereka. Okunyigibwa, entende zona ziyina okubeera n‘obwengevu bw‘ebumu osobole okuzitereka ebanga lyona lyoyagala. Akatambi kano neera kaja kulaga enkola z‘obuyonjo n‘enteekateeka eziyina okugobererwa okusobola okufuna emere enyonjo«

Entede ez‘akanogwa zivaamu sente ntono mukatale era ziyina okuliibwa nga zakanogwa bwekitaba ekyo z‘ononeka. Okuzikaza ky‘ongera kubeeyi yazo mukatale era kiretera entende okuterekwa okumala ebanga ddene.

Entende zengerera mubude bwanjawulo era mukukungula nyeenya amatabi mpolampola okukungula ezo ezengede era kunkomerero y‘amakungula, temako amatabi agengede obulungi ojeko entenda n‘emikono.Okukaza entende, entende ziyina okubeera n‘obwengevu bw‘ebumu. Okukaza entende mukasana kiziretera okufuna obwengevu obusaanide era kiyambako okukendeeza obunji bw‘amazzi mu tende. Mukukaza entende, buli makungula gakaze goka.

Obuyonjo nga onyiga

Londa olunaku oluliko omusana mukukaza entede era tandika mutuntu nga entende zifunye akasana k‘okumakya. Teeka ebiterekebwaamu mukifo ekiyonjo ekibikidwa,munda mukifo ekikalizibwaamu. Kiyina okubeera n‘omumwa omunene okwanguyiza okunyigibwa kwentende era nga kyangu okusitula nga kijjude.

Teeka akaveera akatayisa mpewo mukisero ekikoleddwa mu nsansa, kazeeko ekipapula, era okikugire nebikozesebwa ebivaako. Ekipapula kitangira okuyulika kw‘akaveera era nebikozesedwa mukukugira biyamba mukugumya ekisero mukunyiga entende.

Nyumunguza entende mukisero n‘amazzi amayonjo era olondemu entende embi, obutabi tabi oba amayinja. Ny‘enya okujamu amazi agaba gasigalide era yiwa entende mukaveera mumattu amatonotono nga bw‘onyiga. Gatako omubiri omulala nga guli gukutte era nga guseetede era nga gujjude, siba akaveera n‘ekifundikwa eky‘emirundi ebiri.

Jako omukugiro ogw‘embaawo era ogateko ekipapula ekisembayoera osibe bulungi ekisanikira nga weyambisa oluuma olusiba, kati tereka mukisenge wagulugulu. Panga entende okutuusa ku miko nesatu naye okutereka bwekusuka emyeezi ebiri, Kyuusa emiko nga ejawansi ojiza wagulu nejawagulu nga ojiza wansi.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0001:33Entede ez‘akanogwa zivaamu sente ntono ekitali ku ntende ezisunsuddwas.
01:3401:47Entende ziyina okuliibwa mangu ddala oluvanyuma lw‘amakungula.
01:4803:21Okukola entende enyige, entende ziyina okubeera n‘obwengevu bwebumuwamu n‘okukazibwa.
03:2203:57Entende zengerera mubude bwanjawulo era mukukungula nyeenya amatabi mpolampola okukungula ezo ezengede.
03:5805:12Kaza buli makungula amapya nga g‘awudwa naye mukiseera kitono.
05:1305:28Londa olunaku oluliko omusana mukukaza entede era tandika mutuntu.
05:2905:49Teeka ebiterekebwaamu mukifo ekiyonjo ekibikidwa,munda mukifo ekikalizibwaamu. Kiyina okubeera n‘omumwa omunene okwanguyiza okunyigibwa kwentende era nga tekizitowa kutambuza.
05:5006:24Teeka akaveera akatayisa mpewo mukisero ekirimu ekipapulaera gatako ebikozesebwa ebivaako okuwa okuguma.
06:2507:49Nyumunguza entende mukisero n‘amazzi amayonjo era olondemu entende embi, obutabi tabi oba amayinja. Kuuma obuyonjo buli kiseera.
07:5008:05Ny‘enya okujamu amazi agaba gasigalide era yiwa entende mukaveera mumattu amatonotono nga bw‘onyiga.
08:0608:44Okugatako omubiri omulala nga guli ogubadeko gukatidwa era nga guseetede era nga gujjude, gusibe bulunji.
08:4510:34Gyako omukugiro ogw‘embaawo era ogateko ekipapula ekisembayoera osibe bulungi ekisanikira nga weyambisa oluuma olusiba, kati tereka mukisenge wagulugulu.
10:3512:23Mubufunze.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *