Okukungula n’okusunsula omubisi okuvva mu njuki

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=xheqa6h3R9E

Ebbanga: 

00:08:32

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2016

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Scottish Beekeepers Association
Olina enjuki zo,naye ofuna otya omubisi?Wanno tukulaga engeri y’okukungula omubisi n’okugusunsula okuva mu njuki ezigukola.

Enjuki zirundibwa olw’omubisi gwazo era okufuna ekisinga okuva mu zzo,Olina okumannya engeri esinga ey’okufuna omubisi okuva mu zzo.

Okukungula omubisi okuva mu njuki,osooka nakugya njuki mu bintu omuterekebwa omubisi .Kinno osobola okikola ng’okozesa omuwaatwa awayita omubisi ew’omulundi ogumu kino kiyamba okufulumya enjuki awali omubisi wabula nga tezisobola kuddamu kuyiingira.Omuwatwa guyungibwa ku lubaawo era olubaawo lunno luteekebwa wansi w’ebintu enjuki mwezitereka omubisi .Ng’essaawa abiriri munnya zimaze okuyita wo,omuterekebwa omubisi muba temukyali njuki.
Okugyamu omubisi
Ebintu enjuki mwe zitereka omubisi bitwalibwa mu kisenge wegusuunsulibwa okusobola okugyamu omubisi.Omubisi gusumululwa ng’osala  olubu oluba lukutte weguli ng’okozesa akambe.
Wommala okusala olububi,ebisenge omuli omubisi biteekebwa mu kyuma ekigyamu omubisi era kinno kigugyamu nga kyetoloola ku sipiidi ennene.
Omubisi oluvannyuma guyisibwa mu kasengejja akatasobola kutalaga  n’oluvannyuma era neguyisibwa mu kalala akalungi era nga tekasobola kutalaga oluvannyuma neguyisibwa mu  kagoye  akayitibwa micron 300 akasengejja.
Ng’omazze okusengejja,omubisi guteekebwa mu buccuppa,negupimibwa era negulambibwa.
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0001:49Gyamu omubisi mu bintu enjjuki mwezitereka omubisi.
01:5003:35Ebintu omubisi mweguterekebwa bitwalibwa mu kisenge okugusunsula n'okugugyamu
03:3605:20Ebisenge ebirimu omubisi biteekebwa mu kyuma ekigyamu omubisi
05:2107:10Omubisi ogugiddwa mu gusengejjebwa
07:1108:25Okusengejja nga kuwedde ,omubisi guteekebwa mu buccupppa ,negupimwa era negulambibwako
08:2608:32okusiima

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *