Emigaso gya baking soda
Okusooka baking soda ayongeza ku bungi bwa’abserikale abalwanyisa omusujja gwa Newcastle era akendeza ekkabyo mu nkoko olwo nayongera ku bugumu bw’enkoko okulwanyisa endwadde. Okwongerako, ayambako okwongera ku mbiika y’amaggi, kwogase nokukendeeza okufa mu nkoko z’amaggi. Era Baking soda ajjungululaemere emiridwa okusobozesa okuyingira mu mubiri wamu nokwongera ku nkula. Ekisembayo, baking soda ayongera enkozesa ya minerals mu nkoko z’amaggi, ayongera ku ndya, alongoosa ku ngaaya wamu nokukendeeza ku nkyusa y’emere.