»Okwanganga obutwa mu kasooli (Aflatoxins)«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.accessagriculture.org/managing-aflatoxins-maize-during-drying-and-storage

Ebbanga: 

00:15:03

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2018

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Agro-Insight
»Engeriobulamu bwaffe n‘ebisolo byaffe bwe buli mumatiga, tuyigire ku balimi n‘abalunzi abalina obumanyirivu e Tanzania engeri ennungi ey‘okukazamu no‘kutereka kasooli waffe«

Okuba namakungula amalungi kyamugaso okumanya butya bwoyinza okutaasa kasooli okuva eri obutwa buno nga omazze okungula.

Kasooli akazidwa naterekebwa asobola okukula. Obukuku buno busobola okuvaamu obutwa aflatoxins. Aflatoxins akosa obulamu bwaffe n‘olwekyo abantu n‘ebisolo tebasaana mpeke zikoseddwa. Bwoliisa ensolo kasooli akukude, obutwa buggwera mumata, mu magi ne munnyama era busobola n‘okuggwera mu bantu.

Kasooli akukudde

Bwosusa kasooli nga takaze bulungi, kasooli yeveera era obunyogovu busobola omukosa. Kasooli bwaba munyogovu kyanguwa okulumbibwa aflatoxin, eyo yensonga lwaki kyamugaso nnyo, okukaza kasooli akunguddwa obulungi ennyo nga tanaterekebwa. Newankubadde ng‘otereka, obukuku busobola okubeera wansi era nebukosa. Osobolakebera kasooli okakasa oba alina obukuku.

Okukaza n‘okutereka kasooli

Kasooli akyusiza enfaanana mwawule ng‘okungula. Bwekiba nga kitundu mu kasoolikyekikoseddwa, sanyawo ekitundu ekyo.

Bwosusa kasooli mutaase okuva eri okubibwa enkuba, n‘olwekyo yalilira ettundubaali eriyonjo, omukeeka oba ekitandaalo kwoyanika kasooli, mulekeeyo okumala sabitti nga ziizo. Kyusiriza kasooli era mubike ekiro. Empeke bwezitandika okuva kukikongoliro, manya nti kasooli akaze bulungi.

Okukakasa nti buli mpeke ekaze yiwa empeke kutundubaali nate. Kkasa nti bwo mwalirira tasukka buwanvu bwa kitundu kyalugalo. Mulekeyo okumala ennaku engere (entonotono).

Mukiseera kino, osobola okukyusa kasooli buli luvannyuma lwassawa. Beera mwegendereza nti kumutendera guno kasooli tatoba.

Bwoba oyagala okakasa nti kasooli atusiza okuterekebwa, osobola kebeza enkola eya „Omunnyu ne ccupa“. Kasooli bwaba akazze mutereke mukifo ekiyonjo ekitayitamu mpewo ate nga tatuziddwa ku ttaka.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:45Okutereka kasooli kuwa omukisa kasooli okulibwa omwaka gwonna.
00:4601:39Kasooli aterekeddwa obubi azaala obukuku obumuviiramu okuba n‘obuwa obwobulabe (aflaoxins)
01:4002:20Obukuku busobola okulumba kasooli nga tannakungulwa.
02:2103:06Mu makungula genda ng‘olondamu kasooli owalangi eononese wamu nooyo akukudde.
03:0703:28Nga tonnaba kukongola kasooli, mwanikire akabanga akawera ku tundubaali.
03:2904:30Osobola okuzimba ekitandaalo.
04:3106:16Empeke za kasooli bwezitandika okuva ku bikongoliro mukaseera wobadde okyusiriza kasooli olwo manya nti kasooli akalidde ddala.
06:1707:09Kyusiriza kasooli buli ssaawa era to mukkiriza kunnyukirira,
07:1007:50Kebera obukalu bwa kasooli buli kadde nga tonamussa mu sitoowa.
07:5110:00Tereka ksaooli musitoowa etayisa mpewowo.
10:0112:45Osobola okutunda kasooli eri ebibiina byobwegassi.
12:4615:03Mubufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *