»Engeri y‘okukola mu akalimiro akatono mu Kenya«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=b6GAVzugupQ

Ebbanga: 

00:10:37

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2020

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Farm Kenya
»www.Farmers.co.ke mukutu okuli obubaka obukwata ku kulima <<

Obukugu obw‘eyambisibwa mu kulima awaka kigendererwa mu okukungula enva endiirwa eziwerako n‘ebibala,okusoboola okumalawo obwetaavu bw‘emmere obulinnye ennyo mu kenya,nga bakozesa amabanga agabeera e waka okugeza ng‘enziggya.

Obulimiro obutono buyamba famire eziteesobola okusobola okufuna ebirungo bya vitamini,ebya minerals ,n‘ekirisa ekizimba omubiri mu bwangu binno babifuna mu nva endiirwa zebasobola okufuna buli lunaku.Era basobola okutunda nebafuna mu sente.

Obulimiro obutono

Obulimiro obutono bunnyonyolwa ng‘ennima y‘omubikebe obiteekebwa mu biffo ebitono nga embalaza,nekubusolya.Ebikebe ebyenjawulo bisobola okozesebwa okugeza ng‘obuccupa obumazze okozesebwa,n‘emikebe omutebwa kasasiro.Okulima kw‘obulimiroo bunno tekwetaaga maannyi mangi.

Ebikozesebwa mulimu,obuccupa,endokwa,sengenge,makansi,ebigimusa,ettaka,amazzi,ennyondo,magalo,amayinjja,emisumaali,n‘embaawo okusobola okuzimba ekibangirizi.

Okuzimba

Londa ekifo woyagala okuteeka ekizimbe kyo.Woba oli mu kibuga emabega w‘ennyumba yo oba ku lubalaza mu maaso g‘ennyumba yo byebiffo ebisinga okuba obirungi.

Sala sengenge mu kipimo kya sentimita 120 omuteeke mu butuli bw‘okubye mu kaccuppa.lekawo amabanga ga sentimita 30 mu makati g‘obuccupa.Kozesa akawuzi owanike aobuccupa waggulu.Obuccuppa bujjuze ettaka n‘ebigimusa mu kipimo kya ratio 1:1. Yiwa mu amazzi era okube obutuli mu ttaka era osimbe enva endiirwa n‘ebirungo.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:50Obulwadde bwa covid-19 bukoseza nnyo eby‘emmere mu kennya
00:5101:35Okuwanirira ab‘omunnyumba
01:4302:20Okozesa ebikozesebwa eby‘ekinnansi ebiriwo
02:3103:08Okola ekizimbe ekyanguyangu okusobola okuwanirira obuccupa
03:0904:00Omugaso gw‘amayinjja
04:0105:00Ebikozesebwa mu kuzimba obunimiro
05:0106:27Okuwa ettaka amabanga,okubima ebutuli mu mikebe
06:2807:07Ebika bya waya
07:0807:39okwawula emikebe ngosaawo amabanja
07:4008:11Okupima sengenge
08:1208:42Okutegeka omukebe ogufukirira
08:4309:43Okusa amabanga wakati w‘emikebe
09:4410:37Ekifunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *